14/12/2024
Omuwagizi Wendiba Mukasonda ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm ssaawa 4pm paka 6pm
Ensonga Biri zzetugenda okwogerako
1. Match day 12 ekomekerezibwa Ku Sunday byakuyigaki wetuyimiridde .
2.Tusaanidde kolaki okwongeza ku muwendo gwa abawagizi mu bisaawe
28/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Amajje ge Ggwanga Lya Russia bategezeza nti bagudde mulukwe Lwejje lye ggwanga Lya Ukraine nga bagala Muyingira ggwanga Eryo wabula babalemeseza Jjukira nti Mukitundu Kye Kursk Ukraine yayingira era emazeeyo ebbanga
English
Russian forces thwarted an attempt at another cross-border incursion by Ukraine into south-western Russia, a local official reported Sunday, months after Kyiv staged a bold assault on its nuclear-armed enemy that Moscow is still struggling to halt
26/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Olulumba olwa koleddwa eggwanga Lya Bayudaaya ( Israel) kunkya yo lunaku Lwa leero NE kigendererwa ekyo kwesasuza eggwanga Lya Iran Oluvanyuma LWO bulumbaganyi obwaliwo kuntandikwa yo mwezi Guno (October) , kikasiddwa nti tewabadde kubwatuka kwamaanyi kuuwuliddwa mu kibuga ekikulu ekya Tehran wabula bakakasiza okutibwa kwa Bajaasi babiri
English
Israeli army has carried out strikes on military targets in Iran in response to what it said were months of attacks by “Iran and its proxies” in the region
Iran’s military says two soldiers killed in Israeli strikes that targeted military bases in the provinces of Ilam, Khuzestan and Tehran
25/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Ensonda ezesigika munda muggwanga Lya south Korea zikakasiza nti Ejje Lya North Korea Eryo mubanga lyatuuka dda mu Russia omwezi gwa September
Ekigendererwa Kya kulwanirako ggwanga Lya Russia
English
South Korean government sources have reported that North Korean combat aviation pilots were dispatched to Vladivostok in the Russian Far East in September, preceding the first reported deployments of the country’s regular ground units and special forces in early October
25/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Akabinja ka Kurdistan Workers Party mu ggwanga Erya Butuluuki ( Turkey) kakasiza nga bwekaali emabega wobulumbaganyi obwakolerebwa ku kkolero lyennyonyi enaku Biri emabega
Omwafiira Abantu Bataano nabalala abiri mubabiri nebavaawo nebiwundu
English
The outlawed Kurdistan Workers’ Party (PKK) has claimed responsibility for an attack on a Turkish state-run defence company near the capital, Ankara, that killed five people and wounded 22.
23/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Eggwanga Lya America bakakasiza nga North Korea Bwe yatwala abasirikale mu ggwanga Lya Russia, ekireese okweralirikirira kubanga ensonga enkulu lwaki gye Bali temanyikiddwa
English
U.S. defense chief says North Korean troops in Russia, but purpose unclear
23/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Abantu basatu bakaksiddwa okufiira mubulumbaganyi ovutuusewo ku Kampani Ekola ennyonyi mu ggwanga Lya Butuluuki akawungeezi ka leero
Kampani eno Ekola ennyonyi ezzitambulira Abantu babulijjo Ne za majje
English
Three killed and five wounded in attack - local mayor
Breaking
Three people have been killed in the attack on Turkish state-owned aviation company's headquarters, according to the local mayor.
Selim Çırpanoğlu, mayor of Kahramankazan province, told the Turkish TV channel Tele1 that five other people had been wounded, Reuters reports
22/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Iran nga eyita ku mukutu gwayo ogwa X bakakasiza nga kabinja ka Basajja abakambwe aka Hezbollah Bwe kakubye Tank mukaaga (6) endala okuva kwezo Ebiri ezzakubwa wiiki ewedde Ekika Kya Merkava Tank
English
Iran reported
6 Merkava tanks with their crews inside were decimated by anti-tank missiles so far today - Hezbollah
22/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Akabinja ka Ba Hezbollah Mu Lebanon bakakasiza okubeera emabega Wo lulumba Lwa kanyonyi akevuga akalumba amaka ga Ssaabaminista Wa Israel ssabiiti ewedde
English
The Lebanese armed group Hezbollah has claimed responsibility for a drone attack last week on Israeli Prime Minister Benjamin Netanyahu’s holiday residence in Caesarea in northern Israel.
22/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Akalulu ke ggwanga Lya America Kali ku kakuguwa okusinziira kubibalo ebyakagulumizibwa omukutu gwa Ipos Ne Reuters News
Nga Kamala Harris, Vice President akulembedde Trump Donald Ku bintundu 46%-43%
English
Harris holds 46%-43% lead over Trump amid voter gloom, poll finds