Speedy Wind Aviator

Speedy Wind Aviator

Share

Page for the Baganda Citizens of Ngonge (Otter) Clan. Ekika - Ngonge
Akabbiro - Kaneene
Omukulu w'Ekika - Kisolo Sebyoto (0772 829206) e Bweza, Busujju P.O.

Ekika ky'Engonge, Akabbiro Kaneene
Omubala Gwaffe (Clan motto) Bukyanja Nkete...

Contact Details
Owek. Kisolo Sebyoto Muwanga
Address: Bulange House, Kabakanjagala Road Mmengo,
Kampala Uganda. Box 7451 Kampala Uganda. Telephone: +256-414-274 738/39
Mobile: +256-772-829206

Katikkiro: Owek. Kivumbi Malokweza
Mobile: +256-752-732571

Email: [email protected]
Web: www.buganda.or.ug

Abaana n'A

22/11/2023

•|*Ekifo ensolo we yeekukuma ----Lukukumo(u)
•|*Obuti obukozesebwa okuzimba omugala gw'enswa -- Obugalambya(Akagalambya).
•|* Omuntu omugumu ennyo ___ Malembolembo.
•|*Mu bamukubansaggo ekinyirikisi___
*GGWE OLINA EKITABO KINO?*

. .

💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓💓
Maria Bonitah 🥰😍👋👋👋👋👋👋👋👋👋

*__Yita ku WhatsApp number yange;🥀🥀

🌀+256 781 599 343.

21/11/2023

Nyumilwa Wattu.

11/11/2023

Kino kigenda ew'abantu abagamba nti Baganda naye nga bawayiliza Abaganda mbu basosoze kuba tuvayo okuwakanya n'okulwanisa Yoweri Museveni Omunalwanda Omututsi omugwira ne Abatutsi banne ebikolobero byebatukola nga Abaganda kulwa mukama wabwe Omungereza.

Kuno ku social media tukimanyi nti abantu bangi beyita kyebatali so tutegera nti si buli alinna account mu linnya e Ganda, Muganda. Era nga nebwekiri ensangi zinno nti Abatutsi na Abalundi beyita Abaganda era bayingide ne mu 'institutions' zaffe gyebakolela ebintu kifuula nenge ffe byetwewuunya so nga bo bamanyi nti bino babikola kuba Buganda si wabwe era bagala bagisule. Ekintu ekitagya kusoboka. Naye ate tetwelabila nti bajjajjaffe bagera nti nemubwa temubulamu misige. Bengyogerako wano. Bentebeereza okuba nga balina kyebafunamu mukuwayiriza Abaganda ate abelwanko ku mulabe bafuba okubasanyawo ne nsi yabwe, mbu ate olwo baba basosode. Abamu bafunamu ssente, abamu bawasayo abakazi nebelabila nti ekyo tekibagyako kubeera Baganda wadde okulwanilila ensi yabwe.

Abakola kino kyemulina okusooka okumanya kiri nti ffe Abaganda abogera ekituufu Yoweri Museveni Omunalwanda Omututsi omugwira ne Abatutsi banne byebakola, si gamba nti byetwogera abantu abasinga obungi mu Uganda tebabilaba, wabula tukozesa amaloboozi gaffe okutegeza abatono oba oli awo abatanamanya bubi buli mu ntegeka za mulabe gyebali nga Abaganda n'ensi yabwe Buganda.

Eky'okubiri ate nga kino kikulu ddala abamu kuffe bemuyita abasosoze nebwetugezako tetusobola kubeera basoseze. Tulina emikwano n'abantu abava mu nsi ez'enjawulo nnyingi abasobola okutujjurira nti ddala twagala bantu banaffe (kino tetukyogera nga Abazungu bwebakikozesa nti bo tebali racist kuba balina emikwano emidugavu). Ensonga eri nti twawula obuyinza bwe ensi yaffe ku bintu ebilala byonna era nga bwekirina okuba era nga bwekiri mu buli nsi. Nze okubeera n'omukwano n'omuntu yenna atali Muganda tekinerabiza nti Buganda nsi yange nti era erinna okubeera n'obuyinza bwayo nga kino kyekikulu. Tekitegeza nti Buganda tegyakubeera nabagibeeramu abatali Baganda, nedda. Naye kitegeeza nti omugwira ayagala okuwaangaalila mu Buganda n'oyo akirizibwa okugiyingira Buganda ateekwa okutambulila ku mateeka ga Obwakabaka bwa Buganda. Mubufunze byemulimba okutukomako nti ffe okwelwanako n'okutasa ensi yaffe busosoze, tebisobola kutusilisa wadde nedakika n'emu nga Omutonzi akyatuwade obulamu n'obusobozi.

Ekilala, obusoseze tekitegeza muntu butagala mulala oba kumukyawa. Abantu bakyawagana nebweba ba gwanga limu, ekyo kya buntu. Obusosoze bukwatagaana n'obuyinza. Omuntu obutakwagala si y'ensonga wabula omuntu obutakwagala kuba oil Muganda okutuka okukutta n'okukola buli kibi n'okukubbako buli kikyo y'ensonga emuyisa omusosoze era lwaki aba alina okulwanisibwa.

Ekisemba, Rwanda si gwanga mu kyetuyita Uganda (bawambi) so si kituufu okugamba okusosola mu mawanga nga ate oyogera ku Banalwanda batali gwanga wano mu kifo kyetuyita Uganda ekyo tusobola kyogera ku mawanga 15 gananyin.

Buganda emirembe gyonna!

Awangaale Ssabasajja Kabaka wa Buganda!

18/10/2023

Aba gonge mwenna mutegezebwa nti tugenda ku kyaala eBusujju ku lwo mukaga luno nga twanjulira omutaka wekika kye Ngonge engabo jetwawangula omwaka guno nga tukuba Embogo mu kisaawe ewa Nkulukuku muyitibwa mungi

24/09/2023

Owange, bino bituufu?

Photos from Buganda Kingdom's post 02/09/2023

Ate nga bya ddala 🤭

Photos from Speedy Wind Aviator's post 02/09/2023

Mukulikeeyo nyo bannaffe "Abacanja Nkete"

Want your business to be the top-listed Gym/sports Facility in Kampala?

Click here to claim your Sponsored Listing.

Location

Telephone

Website

Address

Omukulu W'Ekika; Omutaka Ow'ekitiibwa Kisolo Sebyoto (+256-77-282 9206) E Bweza, Busujju
Kampala
A109