Birimunda Stephen

Birimunda Stephen

Share

Kingdom Citizen, (Everyone is a Leader!), Education-Media🇺🇬🇺🇬, Understanding, Minister of Ethics

24/04/2024

Hire us today for All your Live Streams, best function and all invitation for website development databases social media management Call us now on +256770482146 or +256751396021

13/04/2023

Wangala Ayi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.
@68

12/04/2022

Hon Mathias Mpuuga Nsamba ayagala gavumenti esitukiremu ku nsonga y’obusaanyi obwazinda eggwanga obusaanyawo emisiri gyabantu.
Mpuga abadde mu Palamenti n’agamba nti gavumenti okuleeta obuleesi ekiwandiiko ku nsonga eno tekiyinza kuyamba mulimi akosebwa obusaanyi okujjako okuvaayo n’eddagala ery’enkomeredde eriyinza okutaasa omulimi.
Mu kwanukula Ssaabaminista Robinah Nnabbanja agambye nti gavumenti erina kyeteeseteese okuyamba okumalawo embeera eno kubanga obusaanyi bubunye eggwanga lyonna.
.

Photos from Birimunda Stephen's post 12/04/2022

Ababaka ku ludda oluvuganya gavumenti baagala gavumenti esazeemu endagaano gyeyakola n’omukyala “musigansimbi” omu Yitale Enrica Pinetti ku by’okusuubula n’okusunsula emmwanyi za Uganda.
Ono ye wa Vinci Coffee Company Ltd eyaweereddwa olukusa lw’okusuubula emmwanyi n’okuzisunsula.
Omwogezi w’oludda oluvuganya Joyce Baagala Ntwatwa agabamba nti ekikolwa kya gavumenti ku nsonga eno kyagala kussa banna Uganda obwavu.
Baagala agambye nti kyannaku nnyo ensonga ekujja mu kaseera kano nga Katikkiro Charles Peter Mayiga alina kaweefube wa Mwanyi Terimba gyabunyisa mu Buganday yonna.
Minisita w’ebyobulimi ku ludda oluvuganya, Dr. Abed Bwanika agambye nti bateeseteese okutalaaga ebitundu bya Uganda byonna ewalimwa emmwanyi okutuusaayo kaweefube waabwe ku nsonga y’okusimbira ekkuuli enteekateeka eno ey’okubasibako omugwira.
Bwanika agambye nti newankubadde kino kiri bwekiti abalimi b’emmwanyi tebasaanye kuggwamu maanyi n’abasaba n’okusimba endala nnyingi.
Bano balumiza nti omukyala yasonyiyiddwa n’omusolo okumala ebbanga lya myaka kkumi.
Omukyala ono yoomu era ali mu by’okuzimba eddwaliro e Lubowa.
.

Photos from Birimunda Stephen's post 10/04/2022

President Robert Kyagulanyi Ssentamu akyaliddeko Muzeeyi Nathan Okori kitaawe w'omugenzi Jacob L'Okori Oulanyah mu maka ge mu Omoro okumukubagiza olw'okufiirwa omutabani.
Bobi aganzise ekimuli (ayiye akataka) ku ntaana y'omugenzi.

07/04/2022

Banange katwale omukisa guno okusima nokwebaza President waffe olwokulabisa notukyirila e Geneva
.

07/04/2022

"ALLAH" GWE WEKA AYINA OBUWANGUZI BWAFFE MU GWANGA LYAFFE UGANDA 🇺🇬.
THANK YOU GODđź•‹.

04/04/2022

Omu ku Bakalamojja abakedde okwekalakaasa olw'embeera y'ebyokwerinda embi mu kitundu kyabwe, atolose ku poliisi n'adduka n'empingu.
.

Want your business to be the top-listed Gym/sports Facility in Kampala?

Click here to claim your Sponsored Listing.

Location

Category

Telephone

Website

Address


Kampala
256